OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO WAKATI W’OMUSIRAAMU N’OMUKRISTAAYO

OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO WAKATI W’OMUSIRAAMU N’OMUKRISTAAYO

globe icon All Languages

Description

Ekitabo kino kyawandiikiddwa oluvannyuma lw’emboozi yange gyennakola n’abakulembeze b’obukristaayo wamu n’abakristaayo abaabulijjo. Okukubaganya ebirowoozo kuno kwali kukkakkamu, nga kwassanyu, kwa mukwano, nga kwa kigendererwa ekizimba, nga tekuliimu kunyiiza Mukristaayo yenna wadde okuvvoola Ekitiibwa ky’omuntu yenna. Wabula Mboozi esikiriza era nga ereeta ekibuuzo ekinene eri eddiini y’ekikristaayo. Ebigambo bino tebisaaniddwa kulekebwa kwaabo abanoonya amazima, n’abanoonya ekkubo eribatutuusa mu Ggulu (Ejjana), ekirala kwaabo abasoma amadiini ag’enjawulo.